Kabaka
Katikkiro alabudde abantu ba Kabaka ku baluubirira okubatemaatemamu
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akubirizza Abantu ba Kabaka okwewala ebintu ebiyinza okubaawula kibayambe okuba awamu nga balwanyisa ababerimbikamu okunafuya Buganda.




